Olutalo lw’okwezza Kampala, engeri NRM gye yasuulamu akati

Gladys Namyalo
0 Min Read

Newankubadde ekibiina ki NRM kikulembedde eggwanga lino okuviira ddala mu mwaka 1986 , ekibuga kampala wandigamba nti kyakikulembera emyaka 12 gyokka wakati wa 1986 – okutuuka mu 1998 nga kino kiva ku bannakampala okugaana abakulembeze bonna abalina akakwate ku kibiina kino.Mu myaka 27 egyakayita Kampala eno ezze ekulemberwa bavuganya gavumenti ekyerariikiriza abali mu buyinza.Leero tukubye tooki mu bukulembeze bwa Kampala okumanya ekyakyaya NRM mu Kampala.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *