Kizuuse ng’ebbula ly’ebikozesebwa mu bulamu obwabulijjo mu nkambi
z’ababundabunda litandise okubasindiikiriza okwetaba mu bikolwa ebiteeka
obulamu bwabwe mu katyabaga. Bangi ku bano bafunye embuto nga
tebesiimidde, nga kino kiva ku bbula lya mmere eribasindiikiriza
okwesiba ku basajja okukakana nga bawakuddeyo mbuto. Bakar Mulinde
Ssenyonga aliko bayogeddeko nabo mu Nkambi ye Rhino e Madi – Okolo.
EMBUTO MU BATANNEETUUKA: Lwaki embeera esajjuse mu nkambi z’ababundabunda
Leave a Comment