Abantu ab’enjawulo bakyagenda mu maaso n’okukungubagira omugenzi Mary karooro Okurut eyawereezaako nga omubaka wa palamenti ne minisita mu bifo eby’enjawulo mu gavumenti nga ono yassiza ogw’ekomerero mu kiro ekikeeseza olwaleero mu ggwanga li Kenya gyabadde ajjanjabirwa.Abaakolako naye bamwogeddeko ng’omukyala abadde omukozi, songa ayaga nnyo emirembe ne ggwanga lye.Wafiiridde ng’emyaka akoonye nsavu.