Akamyufu ka NRM mu Kampala, abakadde beesomye okukyusa ebibiina

Gladys Namyalo
0 Min Read

Wabaddewo ebuggumu mu kamyufu ka bakansala abanaakirira abakadde n’abavubuka ku Division ye Kampala ku kaadi ya NRM ,nga kuno kubadde ku ssomero lya Nakasero Primary.Bangi ku beetabye mu kulonda kuno beemulugunyizizza ku bivuddemu nga bagamba nti babiddwa, newankubadde nga bo ab’ebyokulonda bakakasa nti okulonda kubadde kwa mazima na bw’enkanya.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *