Okuwandiisa abeekiboggwe: Byamukama agamba abakulu abaakwenyigiramu nabo baakugobwa

Olive Nabiryo
1 Min Read

Eby’okuwandiisa abakozi abeekiboggwe okukola ku kisaawe ky’ennyonyi e Ntebe byongedde okuzaalira ab’ekitongole ekiddukanya entambula y’ennyonyi ki Civil Aviation Authority obuzibu.Tukitegedde ng’omukulembeze w’eggwanya Yoweri Museveni bwafulumizza ekiragiro ekirala ng’ayagala abakulu mu kitongole kino abeenyigira mu kuwandiisa abakozi abeekiboggwe nabo bagobweBino w’ebiggyidde ngabakozi abasoba mu 150 bafuumuddwa ku mirimu olw’obutaba na biwandiiko byetaagisa okukola emirimu ku kisaawe kyennyonyi Sudhir Byaruhanga ayogeddeko ne Minisita Omubeezi ow’ebyentambula Fred Byamukama mu mboozi ey’akafubo.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *