Abatuuze b’e Jinja beekalakaasizza, bazibye enguudo
 olw’omu ku bannaabwe okuttibwa ab’eby’okwerinda

Olive Nabiryo
0 Min Read

Poliisi e Jinja ekubye omuntu omu amasasi agamuttidewo bwebadde egezaako okukwata omusibe abadde atolose okuva mu kkomera gyeyateereddwa olunaku lwajjo.

Omuvubuka ono okukwatibwa kyaddiridde okwekalakaasa okwabaluseewo ng’abatuuze bawakanya ebyavudde mu kulonda kw’akamyufu ka NRM akaabaddewo olunaku olw’eggulo.

Omuvubuka attiddwa yakwatiddwa lunaku lwa ggulo, kati leero abadde agezaako okutoloka mu kkomera poliisi kwekumusasira amasai agamutiddewo – ekitaanudde abatuuze ne beekalakaasa.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *