ZUNGULU: Abantu beesowoddeyo bangi okugyayo empapula ezeegwanyisa okwesimbawo ku bukulebeze

Olive Nabiryo
0 Min Read

Wiiki eno abantu beesowoddeyo bangi okugyayo empapula ezeegwanyisa okwesimbawo ku bukulebeze bw’eggwanga. Bano buli omu azze n’ebigendererwa ebibye era buli bakira atuuka ku kakiiko nga bamusaba empapula z’obuyigirize bwe nga bamukolako.Kyokka waliwo amaka agaasasise olw’embera eno, ng’omukyala w’omu ku beegwanyiza yabbye empapula ze mu fayiro mwe yabadde azitadde era agenda okutuuka mu maaso g’abakulu nga nkalu ya jjo.Bino n’ebirala mu ZUNGULU.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *