Ettaka lye Kaazi Akakiiko Ka Brig. Rusoke kaliddizza aba ’scout’

Brenda Luwedde
0 Min Read

Waliwo abantu mukaaga abakwatiddwa abagambibwa okuba emabega w’emivuyo gy’okutunda ettaka ly’aba scout e Kaazi mu district ye Wakiso.

Bano bakwatiddwa akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi mu maka g’obwa president oluvannyuma lw’aba scout okuddukira gyebali nga bekuubira enduulu ku bantu abaagala okubatwalako ettaka lyabwe.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *