Mu district y’e Rubirizi, kuzuuliddwa nga abaana bangi bwebawanduse mu masomero olw’ofukunaembuto ku myaka emito dala atenga emisango gy’abo abazibafunisa mitono egyiwaabwaolw’ensonga nti bangi banganda.
Obwavu, abazadde obutalaba nyo mugaso gwakusindika baana ku masomero saako n’ebitege mu kukwasisa amateeka zezimu ku nsonga ezivudeko ekizibu kino okweyongera.