Enteekateeka za gav’t ab’e Napak bagamba nti ewaabwe bawulira mpulire

Brenda Luwedde
0 Min Read

Abakulembeze mu disitulikiti y’e Napak abatadde gavumentti ku nninga eyongere okwekenenya enteekateeka zaayo zetwala mu bintu byabwe kubanga ezisinga obungi tezinaba kuvaamu miganyulo gyebali.Bagamba nti ekisinga okubenyamiza kwekuba nga bawulira Pulojekiti nyinji eziretebwa gavumenti mu kitundu, kyoka nga bwozibuuza abatuuze mpaawo azimanyi.Twogeddeko n’abatuuze mu kitundu kino.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *