OBUWAGIZI ERI NRM: Ab’e Kiboga baagala ensonga z’ettaka zigonjoolwe

Brenda Luwedde
0 Min Read

Ng’ekibiina ki NRM kirumye n’ogwengulu okulaba nga kyezza obuwagizi mũ bitundu bya Buganda, abakulembeze b’e Kiboga bagamba nti singa ensonga z’ettaka mu kitundu ekyo tezigonjoolwa, bano bandikifuuwa nga bakizza munda.Abali mu ntekaateka eno eyakazibwako BUGANDA FOR MUSEVENI baabadde mu bitundu by’ e Kiboga eyo nga bakakasa abaayo nti MUZEEYI MUSEVENI y’asinga abalala bonna abaagala odkukulembera eggwanga.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *