OGWA BESIGYE NE LUTALE:Omulamuzi Baguma agaanye okuguvaamu, bamulumiriza okwekubiira

Brenda Luwedde
0 Min Read

Omulamuzi Emmanuel Baguma bannamateeka ba Dr. Besigye ne Lutale gwe babadde baagala ave mu musango gw’abantu baabwe akalambidde nga bw’atagenda kuva mu musango guno nga asinziira ku nsonga ze baawa ezimugobya mu omusango z’agamba nti teziriimu ggumba. Nti nga bannamateeka, tebalina lukusa lwesalirawo mulamuzi alina okuwulira n’atalina kuwulira misango gyabwe.Bannamateeka bagamba si baakugenda mu maaso ga mulamuzi Baguma.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *