Okusunsula aba gav’t z’ebitundu: Okwa bassentebe ba disitulikiti ne ba meeya b’ebibuga kuwedde

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Olwaleero akakiiko k’eby’okulonda lwekakomekkerezza okunsunsula abeegwanyiza ebifo by’obukulembeze ku mutendera gwa disitulikiti n’ebibuga. 

Wano mu Kampala ab’akakiiko k’ebyokulonda batubuulidde nti abantu mukaaga bebeesowoddeyo okuvuganya ku bwa meeya bwa Kampala, nga kw’ogasse ne ba kansala okuva mu division ettaano ezikola Kampala.

 Ab’eby’okulonda batugambye nti enteekateeka yonna etambudde bulungi.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *