Robert Kasibante yalangiriddwa ab’ekibiina ki National Peasants Party, okuvuganya ku bukulembeze bw’egganga mu kalulu ka 2026.. Akulira ’ekibiina kino, Stecia Mayanja agamba ono gwebalabyemu obusobozi okubakwatira bendera mu kalulu k’omukulembeze w’eggwanga. Bakunze bannayuganda okubalabira ddala mu kalulu akajja.