Okukozesa tekinologiya wa AI, waliwo abaliko obulamu abaganyuddwamu

Gladys Namyalo
0 Min Read

Mu district ye Wakiso waliyo abantu abaliko obulemu abatandise okweyambisa tekinologiya wa AI okubeezaawo obulamu. Bano baliko ebintu byebakola omuli ensawo omuterekebwa emmere neesigala nga ebuguma, emikebe omuterekebwa ebimuli n’ebirala nebakozesa AI okubifunira obutale wano mu Uganda ne mu mawanga ag’ebunaayira.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *