Aba NPP bagobye Stecia Mayanja lwa kuyimba ku mukolo gwa Museveni

Olive Nabiryo
1 Min Read

Abakulu abaddukanya ekibiina ki National peasants Party bawummuzza abadde pulezidenti waabwe Stacia Mayanja, nga bamulanga okuyimba kivvulu kya pulezidenti museveni e kololo , kyoka nga bavuganya naye mu lwokaano Batubuulidde nti omukyala ono batuuka nokumusaba aleete empapula z’obuyigirize avuganye ku kifo ky’omubaka omukyala owa kampala era nagaana, kyebagamba nti kuba kuvvola nono za kibiina. Bano mungeri y’emu bafulumizza ne ntekateeka gye bagenda okuyitamu okuwenjeza muntu waabwe abakwatidde bendera akalulu.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *