NRM erinze kiva mu CEC etegeke akalulu kakiikirira abakadde e bugwanjuba

Olive Nabiryo
0 Min Read

Ebyenkomeredde ku nteekateeka z’okuddamu okulonda okujjuza ekifo kyagenda okukwatira NRM bendera ku kifo ky’omubaka w’abakadde eky’ebugwanjuba byakusalibwawo olukiiko olufuzi olwa NRM oluyitibwa CEC olusuubirwa okutuula ku sunday. Okusinziira ku Dr. Tanga Odoi olukiiko lwa CEC era lugenda kukkaanya ku ky’embalirira y’okuddamu okutegeka akalulu kano .Kino kiddiridde akakiiko akakola ku misango gy’okulonda mu NRM okusazamu obuwanguzi bwa Jacquiline Mbabazi Wiiki eno.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *