OKULUMBA ABA NUP E KIRUHURA: Kyagulanyi agamba poliisi yeekubidde ng’ekwata abantu

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Abalondoola eby’okulonda mu ggwanga bennyamidde olw’engeri abamu ku bawagizi babesimbyewo ku bwa pulezidenti gyebatandise okusosokereza banaabwe nga bawenja akalulu. Kino kiddiridde abawagizi ba NRM olunaku lw’eggulo okulwabwako nga balwanagana ne banaabwe aba NUP abaabade bagenze e Kiruhura ne Kazo okunoonya akalulu. Bano bagamba nti enkola ng’eno egwana okukomwako nga obudde bukyali nga ekitali kino ebikolwa eby’efujjo biyinza okukosa n’akaseera k’okukuba akalulu.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *