OKUTIISATIISA ABAVUGANYA: Aba NUP e Kalungu balumirizza NRM

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Abavuganya ku bifo by’ababaka ba palamenti mu district ye Kalungu balabudde akakiiko k’ebyokulonda wamu n’abebyokwerinda okukoma ku bannakibiina ki NRM bebavuganya nabo nga bagamba nti bangi ku bano batambula ne mundu zebeyambisa okutisatiisa abawagizi baabwe. Bano era baagala ab’ebyokwerinda bakome ku bantu abayuza n’okutimbulula ebipande byabwe ekintu ekimenya amateeka. Bano okwogera bino babadde basisikanye okulugamya ku ngeri gye bagenda okutambuza kakuyega waabwe.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *