Yadde ngakwatidde NRM bendera ku kyomukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni leero takubye kakuyege, Abakulembeze mu kibiina kye abakulembeddwa amyuka ssaabawandiisi Rose Namayanja n’amyuka Ssentebe wa NRM mu Buganda Haruna Kasolo, babadde mu bitundu bye Masaka nga bakunga abaayo okumuwagira kko n’ekibiina mu kulonda okujja.Bano basuubizza okukola ku birama abaayo omuli enguudo embi, ekibbattaka, n’ebbula ly’amasannyalaze.
Aba NRM bakunze ab’e Masaka mu lukungaana olubaddeyo
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found