Ab’e Lango Nandala Mafabi abasuubizza okuttukiza bbanka z’obwegassi

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Akwatidde FDC bendera ku ky’omukulembeze w’eggwanga Nathan Nandala Mafabi asuubizza okuttukiza bbanka z’obwegassi okusobola okukwatizaako abalimi nga beewola ku magoba agawansi.Mafabi leero asiibye akuyega bantu be Dokolo ne Amolatar gyasinzidde natendereza ekibiina ki UPC olw’okumuleeta mu by’obufuzi Ono era akukkulumidde n’akakiiko olwokulemesa Jimmy Akena, owana enzaalwa ye Lango okwesimbawo ku bwa Pulezidenti.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *