Nandala Mafabi ayagala kampeyini zongerwemu ennaku

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Akwatidde FDC bendera ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga, Nathan Nandala Mafabi ayagala akakiiko K’ebyokulonda kabongera ennaku z’okuwenja akalulu, ng’obuzibu abutadde ku makubo agali mu mbeera embi ekimuviiriddeko okulemererwa okutuuka mu bitundu by’eggwanga ebimu. Nandala bino abyogeredde Tororo ne Namisindwa.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *