AKALULU KA 2026: Muntu ne Kasibante bakunze abawagizi

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Akulira ekibiina ki National pleasant party Robert Kasibante asiibye mu disitulikiti ye Budaka nga awenja kalulu akanamutuusa ku bukulembeze bwe ggwanga. Ono asinzidde eno nanenya nnyo gavumenti olw’okusanyaawo ebibiina by’obwegassi nereka abatuuze okuvundira mu bwavu. Mungeri y’emu nakulira ekibiina ki Allliece for National Transformation Gen Mugisha Muntu naye asiibye mu Nwoya ne Amuru nga aperereza kalulu. Eno abatuuze bamulajanide ebbula ly’emirimu nadala mu bavubuka.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *