Olwaleero Kyagulanyi bw’abaddde atalaaga ebitundu by’e Kazo ne Kiruhura mu kuwenja akalulu, poliisi esanze akaseera akazibu okukkakkanya embeera ebaddewo nga abawagizi ba NRM bagezaako okusoomooza abawagizi ba NUP ababadde babayitako. Bano babadde bakutte emiggo nga baagala okulumbagana abawagizi ba NUP ababadde bayita mu kkubo. Bino bibadde mu town ye Ssanga ne Rushere mu district ye Kiruhura.
KYAGULANYI E KIRUHURA: Aba NRM balwanaganye n’aba NUP lwa bipande
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
