Abalunnyanja n’abantu abakolera ku kizinga Kyamuswa beralikirivu olwa Meeri gavumenti gya yatongozza okubagondeza ku byentambula nga batya nti yandibasasuza, ekitatera kuba ku ntambula za gavuemnti ez’okumazzi. Kino kiddiridde bano okukitegeerako nti mmeeri eno gavumenti yagifunye ekolagana na bannamikago abalala, be balowooza nti bajja kwagala okubakolamu amagoba, so nga ebyentambula bibasumbuye okumala emyaka. Gen Katumba Wamala nga yeyabaddewo mu kutongoza Meeri eno, bano abasabye okuba abakakkamu kubanga ekigendererwa kya gavumenti si kyakubakolamu.
Ab’e Kyamuswa bafunye mmeeri empya
1 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
