Zohran Mamdani eyakolako ne NMG kati meeya wa New York

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Eyaliko mukozi munnaffe wano mu NMG wetwogerera kati nga akamirwa bina oluvannyuma lw’okulondebwa okufuuka Meeya w’ekibuga New York ekya America. Zohran Mamdani yamezze munna Democrat munne eyeesimbawo nga nnamunigina Andrew Cuomo okufuuka munnansi wa America alimu omusaayi Gw’ekiyindi okulamula ekibuga ekyo, ate era ye munnayuganda agenze mu byafaayo okutuuka mu bumu ku bukelembeze obw’awaggulu mu ggwanga eryo.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *