Sipiika wa palamenti Annet Anita Among era nga ye mubaka omukyala owa disitulikiti ye Bukedea, abuulide omukulembeze we ggwanga Yoweri Kaguta Museveni nti omuwala Florence Asio, NUP gweyali emusindikidde okumuvuganya muwalawe era nga si munnabyabufuzi. Among ayanjudde omuwala ono eri omukulembeze w’e ggwanga, era neyekubisa naye ekifananyi. Pulezidenti okumanya bino abadde Bukedea nga anoonya kalulu, kyoka naatenda NUP obutamanya bantu baayo netuuka n’okwetunga ku muwala wa Amonga nga tetegedde.
Florence Asio alabikidde ku lukungaana lwa Museveni
1 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
