Ssaabalabirizi we kkanisa ya uganda Dr. Stephen Kazimba Mugalu yenyamidde olwa gavumenti okutandika okuyingirira omulimu gwa bannamawulire,palamenti ne Pulezidenti ne batuuka n’okugaana bannamawulire ba NMG okusaka amawulire agabakwatako. Ssabalabirizi agamba nti enkola nga eno ekonzibya enfuga etambulira ku Democracy ,kubanga ekuumira abantu mu nzikiza.
Kaziimba Mugalu agamba okuwera NMG okwetaaya kikosa demokulasiya
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
