Akakiiko k’ebyokulonda katandiise okuwuliriza okwemulugunya okwava mu bataasusulwa kuvuganya ku bwa pulezidenti olwensonga ezenjawulo naddala olwokulemwa okuweza emikono egyibasemba. Abatwala akakiiko kano batugambye nti abantu musanvu bebatwalayo okwemulugunya kwabwe, nga basaba ensonga zaabwe ziddemu okutunulwamu.
EC etandiise okuwuliriza okwemulugunya okwava mu bataasusulwa kuvuganya ku bwa pulezidenti
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
