OLUTALO KU MBIZZI: Abantu 9 bakyapooceza mu ddwaliro

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Abantu 9 kikakasiddwa nti embeera gye balimu si nnungi oluvannyuma lw’okutemebwa n’okukubibwa abavubuka abagambibwa okuba abayisiraamu nga babadde bekalakaasa nga bawakanya eky’okutunda embizzi mu kitundu kyabwe. Waliwo n’amaka amakumi ataano agaalumbiddwa abavubuka bano era nebagasanyaawo.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *