Abe Nakasongola eby’okugobaganyizibwa ku ttaka baakubyerabira

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Akwatidde ekibiina ki NUP bbendera mu kalulu k’omukulembeze weggwanga Robert Kyagulanyi abuulidde abantu be Nakasongola ntibteri muntu agenda kuddamu kugobaganyizibwa ku ttaka singa alondebwa nga omukulembeze weggwanga.Okwogera bino Kyagulanyi abadde akunga abeeno okumuwagira wabula ne bamutegeeza nga abamu ku bbo bwe basulirira okugobwa ku ttaka, gavumentii lyeyagala okuzimbako ekifo awakolerwa amasannyalaze ga Nuclear.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *