Akulira akakiiko k’ebyokulonda Simon Byabakama asabye abavubuka okwewala okukozesebwa bannabyabufuzi wabula babe basaale mu k ukuuma emirembe. Ono agamba waliwo abavubuka abazze beenyigira mu kusosoonkereza abebyokwerinda ekivuddeko okutabangula Kampeyini. Byabakama abadde asisinkanye abavubuka abava mu bitundu bye Kigezi.
EBYABADDE E MBARARA: Byabakama agamba binenyezebwa ku bavubuka ba NUP
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
