Kyadaaki bannansi b’eggwanga lya Kenya abamaze ennaku 38 nga tebamanyiddwako mayitire bamaze ne bazzibwayo okwabwe. Bob Njagi ne Nicholas Oyoo baakwasiddwa ab’obuyinza e Kenya. Okubuzibwayo baali kye baggye beetabe ku zimu ku nkungaana za Robert Kyagulanyi akwatidde NUP bendera ku bwa pulezidenti.
BANNAKENYA ABAAWAMBIBWA: Gavumenti yaakuno ebakwasizza ab’obuyinza e Kenya
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
