Aba NUP batangaazizza ku by’okugenda ku kitebe kya NRM

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Bakansala betwakulaga ku ntandikwa ya ssabiiti eno nga bakakasa nga bwebaali baabulidde oludda oluvuganya ne badda ku kibiina ki NRM nate beetemye engalike bwe bakakasiza nga bwebatasala nga ku diiro.Bano batubuulidde nti ku kitebe ki NRM baali bnagenzeeyo kufuna satifiketi zaabwe oluvanyuma lwokubangulwa mu misomo gy’okwagala eggwanga lyabwe.Kati bano bewuunya lwaki ababatwalayo ate bafuula ebigambo nebalimba bakama baabwe nti baali basaze ediiro.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *