Kalisoliso wa Gavumenti omujja Aisha Naluzze ategeezezza nti abali benguzi tebagenda kuberako newabaddukira mukisanja kye ekisubirwa okutandiika obudde bwona oluvanyuma lwokusunsulwa palamenti olwaleero. Naluzze yeyazze Mubigere bya Betty Olive Kamya omukulembeze we ggwanga gweyawumuzza kubwa kalisoliso wa Gavumenti.
Palamenti esunsudde kaliisoliiso omujja
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found