Abamu ku balondoola enfuga egoberera amateeka , kko n’abeetaba mu kubaga ssemateeka wa 1995 bagamba nti ekiseera kituuse ssemateeka azzibwe buggya yenna kubanga enongosereza ezizze zimukolebwamu zimufudde kisassalala.Bagambye nti ekkonde eddene elyakubwa ssemateeka ono kwekujjamu obuwaayiro obwali buteeka ekkomo ku bisanja omukulembeze by’alina okufuga,kko ne myaka gy’omukulembeze w’e ggwanga, kye bagamba nti kyateka eggwanga mu ntata.Kyoka okusinga banenyezza nnyo Palamenti olwokweyambisibwa ennyo okutaagula ssemateeka ono.
Waliwo abaagala ssemateeka wa 1995 azzibwe bujja
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found