Ab’e Budadiri bagamba Nandala Mafabi abakoledde bingi

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Abantu Nathan Nandala Mafabi b’amaze emyaka 25 ng’akiikirira mu palamenti ng’omubaka wa Budadiri West mu disitulikiti y’e Sironko, bakubanganye empawa ku buweereza bwe mu emyaka 25, ng’abamu bagamba abadde mukulembeze wa muzinzi ate nga waliwo abagamba nti tatukiriza bulungi buweereza bwebaali bamusuubiramu. Kyokka bonna betwogeddeko nabo bakkiriziganya nti keyesimbyewo ku ky’omukulembeze w’eggwanga baakumuwagira ng’obulyawo banaamufunamu okusinga waabeeredde Omubaka wa Palamenti.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *