Gavumenti etaddewo nsalessale wa nnaku musanvu eri abasomesa ba gavumenti bonna mu kaseera kano abali mu kwekalakaasa okudda mu bibiina bakole oba sikyo,bagobwe ku mirimu.Minisita w’abakozi ba gavumenti Muruli Mukasa agambye nti ensonga z’abasomesa bano baali baazikaanyako dda , kale nga okwekalakaasa mu kaseera kano kuba kumenya ndagaano.Kati ono abawadde nsalessale badde ku mirimu oba sikyo baakugobwa.
Abasomesa baweereddwa ennaku musanvu okudda mu mu bibiina
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found