Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo ki UNEB kikubye amavi okwegayirira abasomesa ba ARTS abali mu kediimo okudda ku mirimu wakiri bayambeko mu kukuuma ebigezo.Kumpi kati gigenda kuwera emyezi 2 nga abasomesa tebakwata ku kyooka nga bawakanya ensasula embi etabeeyagaliza mu mulimu gwabwe.Abasomesa bano olwaleero basisinkanye sipiika wa palamenti Anita Among abayambeko ku bizibu byabwe, era n’abasuubiza nti ensimbi zebetaaga zaakussibwa mu mbalirira y’omwaka ogujja.
Akediimo k’abasomesa, bagaanye okukuuma ebigezo bya UNEB
0 Min Read

Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found