AMATEEKA G’OKULONDA: Wuuno omuserikale anoonyeza Kasolo akalulu

Gladys Namyalo
0 Min Read

Waliwo akatambi k’omusirikale wa poliisi Annabella Nyiramahoro ali ku ddaala lya SSP era nga ye mumyuka w’omuduumizi wa poliisi mu bitundu by’e Masaka alabika nga akuutira akadingidi Munna NRM era ayagala eky’omubaka wa Kyotera County Haruna Kasolo Kyeyune ate era nga ye minisita omubeezi ow’ebyenfuna. Aba NUP bagamba olw’okubanga nga kino kimenya mateeka balindiridde okulaba ekigenda okukolebwa omusirikale ono.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *