Abakalizza eriiso ku by’obufuzi , bateebereza nti Omukulembeze w’eggwanga era munna NRM Yoweri Kaguta Museveni, ne gwavuganya naye munna NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu bakwongera okwenywereza mu bitundu gyebaafuna enkizo mu kulonda kwa 2021. Bagamba nti mpaawo kyamaanyi ekikyuse, mu buufu obw’okwenyweza kko n’okuvuba abawagizi abaggya , naddala mu bitundu nga amambuga Museveni gyeyazuula obuwagizi obwamaanyi, kyoka nafiirwa amasekati , kko ne bendobendo lya Eastern ertwaliramu n’obwakyabazinga bwa Busaoga. Kyokka abagoberezi b’ebyobufuzi beebamu, bagamba nti bwekiba nga waliwo ekinakyuka, kiyinza kugasa nnyo NRM, naddala mu bifo Pulezidenti gy’atadde nnyo amaanyi nga akubiriza abantu okwenyigira mu nkola ya Parish Development Model.
AKALULU KA 2026: Engeri ebitundu gye bisuubirwa okulondamu
1 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
