Webuwungeeredde olwaleero ng’omuwendo gw’abantu abafiiridde mu kabenje akaagudde mu district y’e Kiryandongo nga gutuuse ku bantu 46.Ku ntandikwa poliisi yalangiridde abantu 63 nti beebafudde, kyokka mu ddwaliro emirambo gye baabadde bagiddusizza, abasawo baakizudde nti abamu baabadde bazirise buzirisi.Akabenje kano poliisi ewunzise egamba nti kaavudde kaavudde ku kuvugisa kimama okw’abagoba ba bbaasi ebbiri ezaasinze okuvaako embeteza.
AKABENJE E KIRYANDONGO: Bbaasi bbiri zitomereganye n’emmotoka endala
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
