Amasannyalaze agavaavaako, UEDCL egamba yeewa emyaka ebiri okumalawo ekizibu

Gladys Namyalo
0 Min Read

Ekitongole ekikola ogw’okubunya amasanyalaze mu ggwanga ki UEDCL kitubuulidde nti kyeewa ebbanga lya myaka ebiri okumalawo ekizibu ky’amasanyalaze agavavaako.Minisita W’ebyamasanyaze, Ruth Nankabirwa agamba eky’amasanyalaze okuvaavako ensangi zino mu bitundu ebimu kivudde ku kyakuba nti ektongole ki UEDCL kiri mu kuddaabirizi ebimu ku byuma ebyeyambisibwa mu kubunya amasanyalaze mu ggwanga. Kyokka ono asuubizza nti bakola butaweera okulaba nga okuyagga mu bitundu ebimu eby’eggwanga kuggwawo.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *