Loodi meeya w’ekibuga Kampala Erias Lukwago atadde ekitongole ki KCCA kunninga kiriyirire abasuubuzi bonna abafiiriddwa ebyabwe mu mazzi agayingidde mu maduuka gaabwe oluvanyuma lwa namutikwa wenkuba eyatonye akawungeezi ka jjo.Lukwago alumiriza nti KCCA yeyakozesa olukujjukujju n’ekkiriza Omusuubuzi Hamis kigundu okuzimba ku mwala gwa Nakivubo, kale nga byonna ebyavudde mu kikolwa kino balina okubisasulira.
Lukwago ayagala KCCA eriyirire abaafiiriddwa emmaali
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found