Waliwo Bakansala abawerera ddala 120 okuva mu bibiina ku luddua oluvuganya okuli NUP ne FDC abasaze eddiiro ne badde mu NRM .Bano leero basisikanye Amyuka Ssaabawandiisi wa NRM Rose Namayanja ne Ssabawolereza wa gavumenti Kiryowa Kiwanuka nebakkiriza okuwagira Pulezidenti Yoweri Museveni mu kalulu ka 2026 .Bino bidde ku ggwandiisizo lya NRM wano mu Kampala .
Waliwo bakkansala ba NUP ne FDC abeegasse ku NRM
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found