Ebiruma Mubende, abaayo boogedde bye baagala mu pulezidenti addako

Gladys Namyalo
1 Min Read

Olunaku olwaleero abawagizi b’ekibiina ki NUP e Mubende basiibye mu keetalo nga balindirira omukulembeze waabwe Robert Kyagulanyi Sentamu okwogerako gyebali mu kawefube gwaliko ow’okuwenja obuwagizi obunamutuuza ku ntebe enkulu mu kalulu akajja aka 2026. Mubende eno eze eronda abakulembeze ebbanga ddene nga ba NRM kyokka nga abatuuze baayo abawagira NUP balina esuubi nti ku mulundu guno bandiwangula ebifo ebisinga kyoka nga bagala omukulembeze addako okukola ku nsonga ezibaluma omuli amakubo amabi, ebyobujjanjabi, ekibba ttaka n’ebirala nga BABRA NALWEYISO Bw’abirambise.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *