Akwatidde ekibiina ki FDC bendera ku bwa Pulezidenti Nathan Nandala Mafaabi anakuwalidde ku bantu be Kyenjojo , olwa kyayise gavumenti okubasulirira ne baboyaana n’obwavu obutagambika. Ono atuuse n’okubajjukiza nga gavumenti efuga bweyeerabira abantu abava mu kitundu kino bweba egaba agafo agasaza mu gavumenti, ate bbo nebasigala nga bagiyiira obululu mu buli kulonda.Bino abyogedde atabaala ekitundu kino okuperereza abalonzi bamujjukire nga akaseera k’okulonda omwaka ogujja.
NANDALA MAFABI : Ab’e Kyenjojo agamba wakubateeka ku mwanjo ngafunye entebe
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found