Nathan Nandala Mafabi, akwatidde FDC bendera ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga asuubiza abantu ba Teso nti singa bamulonda mu kalulu ka 2026, waakukakasa nti abo bonna ababbibwako ente zaabwe mu biseera by’obutabanguko, baliyirwa.Mafabi okwogera bino, abadde mu disitulikiti y’e Kumi ng’awenja obuwagizi olunaku olwaleero.
Nandala Mafabi ab’e Kumi abawadde essuubi
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
