Mu disitulikiti y’e Wakiso abantu abakunukkirizza mu 100 bebeesowoddeyo ogwegwanyiza ebifo omwenda ebikiikirirwa mu palamenti y’eggwanga, nga bano bonna basunsuddwa akakiiko k’ebyokulonda. Kyokka bano leero amaanyi wandigamba nti bagalagidde mu kuwerekerwako bantu bangi, nga waliwo abatambulizza abantu mu baasi, songa abalala batambulidde mu nnyonyi.
‘Amasappe’ mu kusunsulwa, abeesimbyewo abamu bazze na nnyonyi
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found