OKUMMIBWA KAADI YA NUP: Kyagulanyi agamba abaasaze eddiiro tebaalina mulamwa mulala

Gladys Namyalo
0 Min Read

Akulira ekibiina ki National Unity Platform agambye nti abaali bannakibiina abazze bakiwagukako olwobutaweebwa kaadi kuvuganya ku biifo ebyobukulembeze, mu kubeegattako baali bazze na bigendererwa byabwe.Ono agambye nti bbo nga ekibiina mpaawo kyeberariikiridde, kubanga waliwo nabalungi bangi abalala abazze babeegattako.Bino abyogeredde mu kibuga kye Hoima nga tanasimbula kwolekera disitulikiti ye Buliisa ne Masindi gyasiibye nga awenja akalulu.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *